Return to Index

89

90

YASULA mu ntaana Mukama waffe

91
SongInstrumental
	

1 YASULA mu ntaana,Mukama waffe Ng'alinda obudde,-Omulokozi. Yazuukira mu bafu,ng'abawangudd(e) abalabe Yava mu magombe ng'omwanguzi N'abeer(a) omulam(u) emirembe gyonna Yeebale! Yeebale! Yeebale! yazuukira. 2 Baakumira busa,Mukama waffe Banywereza busa, -Omulokozi. Yazuukira mu bafu,ng'abawangudd(e) abalabe Yava mu magombe ng'omwanguzi N'abeer(a) omulam(u) emirembe gyonna Yeebale! Yeebale! Yeebale! yazuukira. 3 -Okufa tekwayinza,Mukama waffe Yamenya-ebisiba,-Omulokozi Yazuukira mu bafu,ng'abawangudd(e) abalabe Yava mu magombe ng'omwanguzi N'abeer(a) omulam(u) emirembe gyonna Yeebale! Yeebale! Yeebale! yazuukira.