92 |
93KABAKA Mukama waffe |
94 |
Song | Instrumental |
1 KABAKA Mukama waffe Atuyita ku mbaga ye; Ategese ebya ssava, Twanguwe okugendayo. 2 Kristo-okuyitako kwaffe Omwana gw'endiga Yesu, Eyaweebwayo ku lwaffe, Tulyoke ffe tuwangule. 3 Kristo yava mu ntaana ye N'obuwanguzi obungi N'amaayi,okulokola Ababi abamwesiga 4 Aleruuya, Aleruuya; Osaanidde ekitiibwa, Naawe Katonda Kitaffe, N'Omwoyo Omutukuvu