95 |
96OLUNAKU nga lukulu Aleruuya! |
97 |
Song | Instrumental |
1 -OLUNAKU nga lukulu,Aleruuya! Lwe yalinnya mu ggulu, Aleruuya! Afuga nga Kabaka,Aleruuya! Ensi zonna ziyimbe,Aleruuya! 2 Kabaka-ow'ekitiibwa,Aleruuya! Makondeere gavuga; Aleruuya! Bamalayika bonna; Aleruuya! Bonna batendereza,Aleruuya! 3 Kabaka wensi zonna,Aleruuya! Mu ggulu era ku nsi;Aleruuya! Ssanyu, ssanyu lingi nnyo,Aleruuya! Aleruuya,Ozaana.Aleruuya!