Return to Index

97

98

AYI Yesu ggwe atudde

99
SongInstrumental
	

1 AYI Yesu ggwe atudde Mu kitiibwa-ekingi, -Omulimu nga guwedde Gwe watukolere. Tukwesiga ggwe wekka Nga tukyatambula Mu nsi muno.ggwe mwe wajja Okutununula. 2 Tumanyi watugula, Era watunaaza; Tumanyi n'ekisa kyo Kye kitutukuza. Ewuwo mu ggulu Okubeera bakabona N'okukuweereza. 3 Yesu okwagala kwo Tekukomezeka; Tekuliiko kusooka, So tekuliggwaawo; Ebirowoozo byaffe Biremwa-okugera Ekisa kyo nga bwe kiri Ekitenkanika. 4 Yesu,okwagala kwo Tukwegayiridde, Kutweweeseeyo gy'oli Leero ne bulijjo Tunooye kino kyokka, Tunyiikire nnyini -Okugulumiza erinnya Ery'Omulokozi